None Ugandans, ignore
Ba guests baffe mwenna, thank u so much okujja okunsanyukirako. ..
Okusookera ddala byona nebaaza ba Parents bange abanjawulizaako kumagezi gaabwe nebampa. Actually singa tebali bbo I don't know. I wouldn't even be here tonite. It is only God, the almighty who knows.. With Katonda everything is possible... u get?!!!
Nebaaza
Daddy ne Mummy olwo kwelekereza all the good things nebampa sente za tuition ne family friend Jack anyambye okunsasulira sente za hostel... as in, he's been too good to me.
Newankubadde
nfunye Pass degree nanye manyi nti yange silinga bano abafunye zi 1st class through thigh power! Nze eyo diguli njeyitira "thigh class" I never used to Xerox coursework and I attended all class lectures. Era nze omusomo bwentyo nengukuba oluku mutwe! (Audience cheers and claps.)
Nebaza
ba friends bange, Moses, Martha, Marbel, Cathe, Viviane, Henrietta, Carol, Vanessa kale nabalala bwe twali mu discussion group. Era simanyi kyakubakolera kubanga simanyi they really helped me a lot. Era namwe nga bwe mulaba bazze wano kumukolo gwange. (Her fellow graduands cheer her up!! )
Allow me at this juncture nkyukire buganda bwage obuto, eno diguli jenfunye siyamwe! Mulina nammwe okusoma enyo mufune ezamwe. Especially kakalikyeejo ka Paul, akatafaayo kubyakusoma. The world is only for the educated era ekalaamu terimba. Nze bwemundaba wano temunegomba! Uhm. (The siblings look on in bewilderment.)
Naye kale okumanya nga nsanyuse nyo, ekutuufu kili nti essanyu lyeli nsanyusiza era ddala namwe mwena ndaba mulibasanyufu olwesanyu era nsanyukidde dala okula ba nga muzze okusanyukilako. Praise the Lord. (Amen fellow gradates shout..)
Silina
bingi byakwogera kubanga olwa leero lwakusanyuka nolwekyo nsanyuse nnyo nsanyikedde dala okulaba nga muzze bangi bwemuti okunsanyukirako. Actually am so happy. Nsanyusenyo olwesanyu lya diguli. DJ baweeyo akayimba.... Ndowooza tuwe mugati gwabata please.
2 comments:
and their job application cover letters are not too far off.
Simply hillarious.
Post a Comment